Xclusive Jokes Ug Pige@n Eye Xclusive Jobs Ug

Posted in: Art, Concepts

400 views   |    0 Comment   |   

Khalifa Aga Naga Attacks Fellow Singers’ In Ekitangaaza Song.Here Are The Lyrics…

May 30th, 2013

aganaga

Just a few months since joining the music industry singer Khalifa Aga Naga is already a hit with the fans.  The singer not only has a unique singing style but his fashion sense stands out. Apart from songs like Ndabilawa, Aga Naga among others, he has a new song Ekitangaaza which is becoming a major hit in a short period, thanks to his singing about fellow musicians’ scandals.

Today Xclusive UG brings you the lyrics of Ekitangaaza song.

Lyrics

INTRO:

Eeeh  Aaah

Kalifah mukano

Diggy bour mu Aganaga

Eeehh eeeh Aaaaah

Eno ensonga,kawo kadda,kaasangwawo   nange mbyebuuza!

CHORUS: Twetaga Ekitangaaza Netutangaaza Ebyenkya webigenda obba.

Kati naye mukama

Abantu Bekyusa,Abantu Befula,Ebintu byekyanga.

Twetaaga Ekitangaaza nututangaaza aaah ahah

Ebintu okwekyusa,okwefula,nokwekyanga

VRS.1:

Nkugambye notunulira Embaga,

Bweba nga motoka abantu bekyusa nga zigiya{gear}

Nkugambye notunulira Embaga

Bwenzijukira story za chamilie ku chaga

Ronie Banton city limit crew wa jeyalaga,

Tewamanya mbu good lyfe Jef Kiwa teyabawa ,

Mbu nakazimbe ya kabajjako bayimba yafuna

Aah.Nkugambye notunulira Embaga

Straight from Dangala kamwokya Bobi wine ku Bucha

Kulunaku lwembaga ye sebbo teyalabwa,

Wadde nakakeki bwekati mbu Bucha  teyakalya,

Aah.Blu 3 aah. Ndowoza olaba,cindy bweyagenda nebatetenkanya awo ku Mya.

Abantu bawukanira ddala nebanaabwe wano ngolaba

Byagwa kuchali wange Aback 2lyf Ziza Bafana

Aaa.Nkugambye notunulira Embaga

Nabagalana walai bekyusiza zi color,bwenzijukira Story za Straka ne Sizza

Straka kulunaku lwembaga Enamboole nga amagaamaga omugole Sizza

Mama Phina munanage okyetaaga Ekyitangaaza,nawe notangaaza;

Abantu befula ebintu byekyusa aah eeeh aaaah.

Back ups:

Wo oh oh wo oh oh wo oh oh

Ooho Naye  Mukama-

RPT-CHORUS:

VRS 2:

Abantu okwefula ,okwekyuusa,kasangwawo ,kawo kadda

Abantu bekyussiza banaabwe lwa bya nfuna

Bwenzijukira story za Yezu kabaka ku Yuda,

Wano mugye nkaaga nga Mutesa yafuga

Obote ya mwefulira namujjako Entebbe wano nga amogga

Mbu aba agenze ebulaya Obote okukiika Embuuga

Esimu ngolwo evuga okuva Ewa Amin mbu eno todda tokyafuga

Abantu batira ddala banaabwe mubye swagga

Bin Laden,Gaddafi, jukira muzeei Sadda

Abantu bavumira ddala banaabwe wano ngolaba bwenzijukira

Story za walukaga ku Siiiiiiii!

Bebe cool Bakyiwoko nawe bambi tewamannya

Eeeh ah Bibuuza Bibuuza aaah ndowoza obilaba

Story za ba Malura ne Paddy Bitama.

Wano jjo juuzi nange mu mawulire na labwa,ku story za Coco Finger, ne Emma

Anti mbu nabo bekyusizza zi color

Aaah nkugambye notunulira embaga ah

Aba Eagles naHaruna obilaba

Eeeh aah……..

RPT.Back ups.

Kamwokya,Ntinda,Bukoto    {Twetaaga EKITANGAAZA}

Makindye, Seguku abaana bekabowa

Abaana ba D.T,

Nkola wa kiseka,Mukiyembe,Nakasero yona,

Aba madiini mwena mukyetaaga,mwena fena tukyetaaga

Omukadde anzala  ,Taata zanoa,Bino bikabya namaziga

Eeeh eeh aah.



Leave a Reply

You may also like:

Radio/ Weasel: A Journey Of True Hustlers
Kalifah Outs Controversial Song
Chamilli Visits Bruce Lee Grave
Rema To Kenzo: You Are My 'Soup'

Our weather forecast is from Wunderground for WordPress