LYRICS; Bebe Cool’s Byowaba

xclusive Reporter
1 Min Read


Rooonie

Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Yeah yi yeah

Verse 1
She said she’s gone
Agendera dala obusungu bungi
Ansude mukateebe kakulajana
Antaganjula omutiima Nange
Yeah yi yeah
Mbuno tukite
Life ya bassajja yakumulumya
Nebikemo ebyo bingi
Nja kumwenenya
Ekintu ekikyamu kyandowoleza
Yeah yi yeah
Abassajja twalya ki
Byemutulabamu ebikyamu bingi
Tulina omukwano tuli bantu
Mutulekera ebiwundu bingi
Kumitimaa

Chorus


Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Yeah yi yeah

Verse 2
Yeggwe eyandukaluka
Omutiima noguyimbula
Kati no tonkyunya kyunya
Bino byoyuzayuza
Omutiima nogutaagula
Mukwano ogenda bintamya a
Katino tonsikambula
Mbadde mugumu omukwano nenjiwayiwa ah
Ntuuse wenkigatira
Tokisengula mukwano ogenda kuntamya
Guno omukwano gwo
Otoolako butoozi
Newepimira
Guno omutiima gwo
Kyogugamba baby kyegugamba
Ahh ahh

Chorus

Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Yeah yi yeah

Verse 3

She said she’s gone
Agendera dala obusungu bungi
Ansude mukateebe kakulajana
Antaganjula omutiima Nange
Yeah yi yeah
Mbuno tukite
Life ya bassajja yakumulumya
Nebikemo ebyo bingi
Nja kumwenenya
Ekintu ekikyamu kyandowoleza
Yeah yi yeah
Abassajja twalya ki
Byemutulabamu ebikyamu bingi
Tulina omukwano tuli bantu
Mutulekera ebiwundu bingi
Kumitimaa

Chorus


Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Ebyo byowaba
Byebikuletera okulumwa nobuba
Abanjagala bangi nawe kyomanyi
Wumula mukwano bambi towaba
Yeah yi yeah
Brian Avie composition
Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *